Job 11:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nno Katonda yennyini y'ayogedde, n'akwolekeza emimwa gye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye, singa Katonda ayogera, singa abikkula akamwa ke n’akuddamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nnandyagadde Katonda, Ayogere naawe butereevu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nandyagadde Katonda ayogere naawe butereevu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda singa ayogedde, N'ayasamya emimwa gye eri ggwe: