Job 11:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyinza okwefaananyiriza ebyama bya Katonda, n'okupima n'otuuka Omuyinza wa buli kantu gy'akoma?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Osobola okupima ebyama bya Katonda? Oyinza okunoonyereza ku Ayinzabyonna n’omumalayo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okunoonyereza ebifa ku Katonda, Omuyinza w'ebintu byonna n'omumalayo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oyinza okunoonyereza ebifa ku Katonda Omuyinzawaabyonna, n'obizuula n'obimalayo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okulaba Katonda olw'okunoonya? Oyinza okulaba Omuyinza w'ebintu byonna n'omumalayo?