Job 12:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mikono gye mwe muli obulamu bwa buli kiramu, n'omwoyo gwa buli muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli bulamu bwa kitonde buli mu mukono gwe, na buli mukka ogussibwa abantu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obulamu bwa buli kintu ekiramu buli mu mukono gw'oyo, N'omukka gw'abantu bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kintu ekiramu kiri mu mikono gye. Obulamu bw'abantu nabwo ye abufuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obulamu bwa buli kintu ekiramu buli mu mukono gw'oyo, N'omukka gw'abantu bonna.