Job 12:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Amagezi n'obuyinza biri naye; okubuulira n'okutegeera bibye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda y’alina amagezi n’amaanyi; y’ateesa ebigambo era y’alina okutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ye alina amagezi n'amaanyi, Yalina entegeka n'okutegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Katonda ye alina amagezi n'obuyinza, ye alina entegeka n'okutegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri ye eriyo amagezi n'amaanyi; yalina okuteesa ebigambo n'okutegeera.