Job 12:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'ayabya, mpaawo addamu kuzimba; gw'assa mu nkomyo tasobola kuggulirwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ky’amenya teri ayinza kuddamu kukizimba; ky’asiba mu kkomera tekiyinza kuteebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo kya menya, tekiyinzika kuzimbibwa nate, Katonda gw'aggalira, tewali amuggulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ky'amenya, tewali akizimba buggya. Katonda gw'aggalira, tewali amuggulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, amenya so tekiyinzika kuzimbibwa nate; Aggalira omuntu so tewayinza kubaawo kuggulawo.