Job 12:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi n'amagezi biri naye; bombi babe: alimba n'alimbibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye, ye nannyini maanyi n’obuwanguzi, abalimba n’abalimbibwa bonna babe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda wa maanyi, era omuwanguzi. Alimbibwa n'alimba bali mu buyinza bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye w'amaanyi era omuwanguzi. Alimbibwa n'oyo alimba bali mu buyinza bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri ye eriyo amaanyi n'okukolera ddala; Alimbibwa n'alimba babe.