Job 12:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asumulula ekimyu kya bakabaka, ebiwato byabwe n'abisibamu omusipi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabaka abaggyako enjegere ze beesiba ebiwato byabwe, n’abasibamu obukete.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ba kabaka abaggyako obuyinza, Era abafuula abaddu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayambula bakabaka ebyambalo ebyekitiibwa, n'abasiba enkoba ezisibibwa abaddu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asumulula olujegere lwa bakabaka, Era asiba ekiwato kyabwe n'olukoba.