Job 12:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awatali kubuusabuusa mmwe bantu abo, n'amagezi galifa nammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awatali kubuusabuusa muli bantu. Bwe mulifa n’amagezi gammwe ne gafa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima ddala mmwe muli bantu buntu, Era amagezi galifiira wamu nammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kya mazima mmwe ddoboozi ly'abantu. Bwe mulifa, abagezi baliggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima ddala mmwe muli bantu bennyini, Era amagezi galifiira wamu nammwe.