Job 12:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aziba emimwa gy'abeesigwa, n'aggyawo ennamula y'abakadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aziba emimwa egy’abawi b’amagezi abeesigwa, era n’aggyawo okwolesebwa kw’abakadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asirisa abo abantu be beesiga, N'abakadde abaggyako okutegeera kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asirisa abo abantu be beesiga, n'abakadde abaggyako okutegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abeesigwa amalawo okwogera kwabwe, N'abakadde abaggyako okutegeera kwabwe.