Job 12:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakungu abayiwako okugayibwa, ab'amaanyi n'addiriza ekimyu kyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayiwa ekivume ku bakungu, era n’aggya ebyokulwanyisa ku b’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aleeta okunyoomebwa ku balangira, Era anaafuya ab'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Aleka abakungu okunyoomebwa, ab'obuyinza abamala amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Afuka okunyoomebwa ku balangira, Era asumulula olukoba olw'ab'amaanyi.