Job 12:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakulira amawanga ababuguyaza, n'ababungiza mu ddungu eteri makubo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakulembeze baamawanga abaggyako okukola ebisaanidde; n’abasindika nga bagwirana mu ddungu eritaliimu kkubo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abafuzi b'abantu ab'omu nsi abafuula abasiru, N'ababungeeseza eyo mu ddungu awatali kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafuzi b'abantu abafuula abasiru, n'ababungeeseza eyo awatali kkubo mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakulu b'abantu ab'omu nsi abaggyako omwoyo, Era abawabiza mu ddungu awatali kkubo.