Job 12:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abeetuulidde entende banyooma ennaku, ng'etuukirira abo ebigere byabwe be biseerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abali mu ddembe lyabwe batera okusekerera abali mu mitawaana, ng’ebizibu bwe biba ku abo ababa batuuse awazibu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe muli bulungi, kyokka munduulira nze, Oyo ali mu buzibu ate mumwongerako buzibu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atannalaba nnaku, asekerera ajeera. Abonaabona era ye ajjirwa ebizibu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kulowooza kw'oyo eyessa mulimu okunyooma akabi; Kweteekeddeteekedde abo abaseerera n'ekigere kyabwe.