Job 13:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bino byonna wuuno amaaso gange gaabiraba, n'okutu kwange kwabiwulira, ne kubitegeera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba, eriiso lyange lyalaba ebyo byonna, n’okutu kwange ne kuwulira ne mbitegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ebyo byonna nnabiraba, Era nnabiwulira dda ne mbitegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale ebyo byonna nabiraba, era nabiwulira dda ne mbitegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, eriiso lyange lyalaba ebyo byonna, Okutu kwange kwabiwulira ne kubitegeera.