Job 13:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yennyini ajja kubagugumbula, bwe mugeza okwekubiira mu kyama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tayinza butakunenya, singa osaliriza mu bubba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Taaleme kubanenya, Ne bwe munaakweka okusaliriza kwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Taaleme kubavunaana ne bwe munaakweka okusaliriza kwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Talirema kubanenya, Bwe munaatya ekitiibwa mu kyama.