Job 13:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bw'ananzita, era nzija kusuubira mu ye; kyokka nzija kuwoza amakubo gaange mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bw’anzita, mu ye mwe nnina essuubi, ddala ddala nditwala ensonga zange mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda anzite, sikyalina kye nsuubira. Naye nja kuwoleza ensonga zange mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba anzita anzite, kiki kye nkyasuubirayo? Kyokka nja kuwoleza mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde ng'anzita era naye naamulindiriranga: Era naye naakakasanga amakubo gange mu maaso ge.