Job 13:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti kino kyandindokola, kubanga omwonoonyi tasobola kujja mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala kino kinaavaamu okusumululwa kwange, kubanga teri muntu atatya Katonda ayinza kwetantala kujja mu maaso ge!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekyo kye kinandokola, Kubanga omusajja atatya Katonda tayinza kuyimirira
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekyo kye kinandokola. Kubanga atassaamu Katonda kitiibwa tayimirira mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekyo kye kinaabanga obulokozi bwange; Kubanga omusajja atatya Katonda taatuukenga mu maaso ge.