Job 13:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aluwa oyo anaawoza nange? Kale olwo nzija kusirika nzigwewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo ayinza okuleeta emisango gye nvunaanibwa? Bwe kiba bwe kityo, nzija kusirika nfe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani aneesowolayo okunnumiriza omusango? Bwabayo kaakano, n'asirika era nfe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani anannumiriza omusango? Neetegese bwe guba gunsinze, okusirika era nfe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani anaawakana nange? Kubanga kaakano naasirika ne nta omukka.