Job 13:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekikoola empewo ky'efuuwa okiyisa na bukambwe? Akasubi akakalu onookalondoola?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onoobonyaabonya ekikoola ekifuuyiddwa omuyaga? Onooyigga ebisasiro ebikaze?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onootiisa nze akakoola akatwalibwa empewo? Era onooyigganya nze akasasiro akakaze?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onootiisa nze akakoola akatwalibwa embuyaga? Oyigganye nze akasasiro akakaze?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onoococca essubi eritwalibwa empewo? Era onooyigganya ebisasiro ebikaze?