Job 13:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mmwe muli balimbalimba, mwenna muli basawo abatagasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmwe mumpayiriza; muli basawo abatagasa mmwe mwenna!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mmwe mugunja eby'obulimba, Mmwenna muli basawo abatasobola kuwonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka mmwe mwogera bya bulimba okukweka amazima. Muli basawo abatasobola kuwonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mmwe mugunja eby'obulimba, Mmwenna muli basawo abataliiko kye bagasa.