Job 13:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muneekubiira gy'ali? Munaawoza mu kifo kye?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaamulaga ng’ataliiko luuyi, munaamuwoleza ensonga ze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munaasaliriza ku lulwe? Munaawolereza Katonda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaasaliriza ku lulwe, muwoze omusango gwe asinge?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munaamutya kitiibwa? Munaayomberera Katonda?