Job 14:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omuntu azaalibwa omukazi wa kabanga bubanga ate ajjudde nnaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omuntu azaalibwa omukazi, abeera ku nsi akaseera katono era abeera mu kutegana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu azaalibwa omukazi, Ennaku ziba ntono, era nga za buyinike.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli muntu azaalibwa mukazi. Obulamu bwe buba bumpi, Era buba bwa bugubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu azaalibwa omukazi wa nnakku si nnyigi, era ajjude obuyinike.