Job 14:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omuntu bw'afa, ng'ayenjebuka; bw'assa omukka omuvannyuma, nga takyaliwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omuntu afa era n’agalamizibwa, assa ogw’enkomerero n’akoma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu afa n'aggweeramu ddala obulamu. Bw'assa ogw'enkomerero, kale aba akyali ludda wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuntu afa, n'aggweeramu ddala obulamu. Bw'assa ogw'enkomerero, aba akyali ludda wa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuntu afa era ayongobera: Weewaawo, omuntu ata omukka, kale ali ludda wa?