Job 14:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'amazzi bwe gaggwa mu nnyanja, n'omugga bwe muggwa amazzi ne gukalira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’amazzi bwe gaggwa mu nnyanja oba omugga bwe gukalira ne guggwaawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'ennyanja bw'eggwamu amazzi, Era n'omugga nga bwe gukalira ne guggwaawo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'ennyanja bw'eggwaamu amazzi era ng'omugga bwe gukalira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'amazzi bwe gaggweerera mu nnyanja, N'omugga nga bwe guggwaawo ne gukalira;