Job 14:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'olimpita, ŋŋenda kwanukula; oliyaayaanira omulimu gw'emikono gyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olimpita nange ndikuyitaba; olyegomba ekitonde emikono gyo kye gyatonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wandimpise, nange nandikuyitabye, N'osanyukira nze ekitonde kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo wandimpise nze ne mpitaba. N'osanyukira nze ekitonde kyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wandimpise, nange nandikuyitabye: Wandibadde n'okwegomba eri omulimu gw'emikono gyo.