Job 14:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olibala enta z'ebigere byange, toliddayo kussa mwoyo ku bibi byange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ku olwo bw’olibala ebigere byange, naye tolyekaliriza bibi byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'olabirira buli kigere kye ntambula, Naye n'ototunuulira kwonoona kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olabirira buli kigere kye nsitula. Naye n'oteekaliriza bibi byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano obala ebigere byange: Tolabirira kwonoona kwange?