Job 14:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ng'olusozi bwe lugwa, ne luggweekerera; ng'ejjinja bwe lisiguukululwa mu kifo kyalyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye ng’olusozi bwe luseebengerera ne luggwaawo, era ng’ejjinja bwe liva mu kifo kyalyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi zigwa ne ziseebengerera, N'olwazi luggibwawo mu kifo kyalwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye era n'ensozi zigwa ne ziseebengerera, n'olwazi luggyibwa mu kifo kyalwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mazima olusozi olugwa luggwaawo, N'olwazi luggibwawo mu kifo kyalwo;