Job 14:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukinako lumu nga lwe lumala, oyo ng'agenze; ofuula amaaso ge n'omugobera eri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omumalamu amaanyi omuwangula lumu n’aggweerawo ddala; okyusa enfaanana ye n’omugoba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusinza amaanyi n'omuggyirawo ddala. n'okyusa endabika ye mu kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ojja n'omusinza amaanyi n'omuggyirawo ddala. N'ofaafaaganya entunula ye mu kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku zonna ng'omuwangula, n'ayitawo; Owaanyisa amaaso ge n'omusindika.