Job 14:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba abaana be bagulumizibwa, takimanyi; oba tebaweebwa kitiibwa, era takitegeera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be bwe bafuna ekitiibwa, takimanya, bwe bagwa, takiraba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani be batuuka ku kitiibwa, ye nga takimanyi, Era bwe batoowazibwa, tategeera bwe bali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani be batuuka ku kitiibwa ye nga takimanyi. Era bwe batoowazibwa ye tategeera bwe bali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani be batuuka mu kitiibwa, ye nga takimanyi; Bakkakkanyizibwa, naye ye nga tategeera bwe bali.