Job 14:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awulira bulumi bwa mubiri gwe bwokka; takaabira mulala, wabula ye yekka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obulamu bw’omubiri gwe bwokka bw’awulira ne yeekungubagira yekka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awulira obulumi mu mubiri gwe, Naanakuwala mu mmeeme ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awulira bulumi buli mu ye, era yeekungubagira yekka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omubiri gwe oguli ku ye gulumwa, N'emmeeme ye eri munda ye enakuwala.