Job 15:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki omutima gwo gukuleetera okwewanika? Lwaki amaaso go gatemereza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki omutima gwo gukubuzizza, amaaso go ne gatemereza
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwaki omutima gwo gukutunduga? Lwaki otunuuza busungu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki ocamuukiridde? Lwaki otunuza bukambwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwo gukutwalira ki? N'amaaso go gatemeza ki?