Job 15:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu ye ani asobola obutabaako bbala, oyo azaalibwa omukazi ayinza okuba omutuufu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omuntu ye ani, alyoke abeere omutukuvu, oba oyo azaalibwa omukazi nti ayinza okuba omutuukirivu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu yani okubeera omulongoofu? Omuntu azaalibwa omukazi ayinza okubeera omutuukirivu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ayinza okuba omulongoofu? Ani eyazaalibwa omukazi Katonda gw'abala nti mutuufu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu kye kiki abeere omulongoofu? N'oyo azaalibwa omukazi abeere omutuukirivu?