Job 15:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bokka abo be baaweebwa ensi, tewaali mugwira yabayitamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abo bokka abaweebwa ensi nga tewali mugwira agiyitamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaaweebwa ensi eno bokka, Era tewali munnaggwanga wakati mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abaaweebwa ensi eno bokka nga tebali wamu na bagwira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaaweebwa ensi bokka, So tewali munnaggwanga eyayita mu bo:)