Job 15:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubi ennaku zonna ennaku emukalanga, n'omukambwe emyaka gy'anaamala gyamukwekebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omukozi w’ebibi, aba mu kubonaabona ennaku ze zonna, n’anyigirizibwa emyaka gyonna egyamutegekerwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubi aba mu buyinike ennaku ze zonna, Omujoozi abonaabona emyaka gye gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubi ateganyizibwa ennaku zonna. Oyo anyigiriza abalala, abonaabona obulamu bwe bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubi aba lubuto lwa buyinike ennaku ze zonna, Gwe muwendo gw'emyaka egyamuterekerwa omujoozi.