Job 15:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Talina ssuubi kudduka kizikiza, anti ng'ekitala kyamutegekerwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atya okuva mu kizikiza adde, ekitala kiba kimulinze okumusala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tasuubira kuva mu kizikiza, Era okuttibwa kw'alindirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tasuubira kuva mu kizikiza. Era okuttibwa kw'alindirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Takkiriza ng'alidda okuva mu kizikiza, Era ekitala kimulindirira: