Job 15:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga yagolola omukono alwanyise Katonda, ne yeewaga okulwanyisa Omuyinza wa buli kantu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga anyeenyerezza Katonda ekikonde, ne yeegereegeranya ku oyo Ayinzabyonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga agalulidde Katonda omukono gwe, Nga asomoza Katonda Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga agalulidde Katonda ekikonde ky'amufunyidde, n'asoomoza Omuyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga agolodde omukono gwe eri Katonda, N'agirira Omuyinza w'ebintu byonna eby'ekyejo;