Job 15:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Taliwona mu nzikiza, omuliro guliyokya obusibukira bwe; alikunguzzibwa eri n'omukka gw'akamwa ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Taliwona kizikiza, olulimi lw’omuliro lunaakazanga amatabi ge, era omukka gw’omu kamwa gulimugobera wala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Taavenga mu kizikiza, Aliba ng'amatabi agababuddwa omuliro, Era ng'ebimuli byagwo ebifumulwa embuyaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Walumbe alimwefuga mu kizikiza. Aliba ng'amatabi g'omuti agababuddwa omuliro, n'ebimuli byagwo ebitwalibwa embuyaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Taavenga mu kizikiza; Omuliro gunaakazanga amatabi ge, Era anaavangawo olw'omukka ogw'omu kamwa ke.