Job 15:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ggwe oggyawo obutuukirivu, n'olemesa okusinza mu maaso ga Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye onyooma Katonda n’oziyiza okwewaayo eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo byo biyinza okuleetera abantu obutatya Katonda, Ne bibaziyiza n'okumusinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ojja kuziyiza abantu okussaamu Katonda ekitiibwa, n'okugenda mu maaso ge okumusinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, omalawo okutya, Era oziyiza okwagala Katonda mu maaso ge.