Job 15:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mu bantu ggwe osoose okuzaalibwa? Wajja ku nsi nga n'obusozi tebunnabaawo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gwe wasooka abantu bonna okuzaalibwa? Oba ggwe wazaalibwa ensozi nga tezinnabaawo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe wasooka abantu bonna okuzaalibwa? Oba ggwe wazaalibwa ensozi tezinnabaawo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abantu bonna ogamba ggwe wabasooka okuzaalibwa? Oba ggwe wazaalibwa ng'ensozi tezinnabaawo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe wasooka abantu bonna okuzaalibwa? Oba ggwe baakuzaala ensozi nga tezinnabaawo?