Job 16:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu baasamya akamwa kaabwe okunsekerera, bankuba empi nga banjolonga, ne beekoba okunnwanyisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bayasamya emimwa gyabwe ne bansekerera; bankuŋŋaanirako ne bankuba empi ku matama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bantunuulidde nga basamaaliridde. Bankungaanirako Bankuba empi nga banswaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bantunuulidde nga basamaaliridde. Bankuŋŋaanirako ne bankuba empi ku matama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Banjasamidde akamwa kaabwe; Bankubye empi nga banswaza: Bankuŋŋaanirako.