Job 16:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda ampaddeyo mu mikono gy'abeeyisa obubi; n'ankasuka mu buyinza bw'ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda ampaddeyo eri omukozi w’ebibi, era n’ansuula mu mikono gy’ababi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ampaddeyo eri ababi. Era ansuudde mu mikono gy'ababi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ampaddeyo eri ababi. Ansudde mu mikono gy'aboonoonyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda angabula eri atatya Katonda, Era ansuula mu mikono gy'ababi.