Job 16:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Na kati omujulirwa wange ali mu ggulu, ampolereza ali waggulu eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era kaakano omujulirwa wange ali mu ggulu; omuwolereza wange ali waggulu nnyo ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne kaakano, omujulirwa wange ali mu ggulu, N'omuyima wange ali waggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mu kaseera kano mu ggulu eriyo anjulira, waggulu ampolereza tabuzeeyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne kaakano, laba, omujulirwa wange ali mu ggulu, N'omuyima wange ali waggulu.