Job 16:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ebiri ng'ebyo mbiwulidde emirundi mingi. Mwenna muli bakubagiza babi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mpulidde ebintu bingi ebiri nga bino; mwenna muli mikwano gyange egitagasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mpulidde bingi ebiri bwe ng'ebyo, Mu kifo eky'okumbudaabuda, munyongera nnaku.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mpulidde bingi ebiri ng'ebyo. Kale olwo munkubagizizzaamu ki?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwenna muli basanyusa abatagasa.