Job 16:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze n'omuwolereza wange tuli ba mukwano; eriiso lyange likulukusiza amaziga eri Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikwano gyange bansekerera, amaaso gange nga gakulukusa amaziga eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mikwano gyange banyooma, Ntunuulidde Katonda gwe nkabira amaziga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mikwano gyange bannyooma. Naye eri Katonda gye nzirukira nga njiwa amaziga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mikwano gyange bannyooma: Naye eriiso lyange lifuuka amaziga eri Katonda;