Job 16:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emyaka gijja kuyita mitono, nkwate ekkubo gye sigenda kudda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Emyaka mitono eginaayitawo nga sinnakwata lugendo olw’obutadda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga emyaka si mingi gye nsigaza giggweeko, Nditambula olugendo gye ssiriva kukomawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga emyaka mitono gye nsigazizza giggweeko, ntambule okugenda eyo gye siriva kukomawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emyaka si mingi bwe giriggwaako, Nditambula olugendo gye ssiriva okukomawo.