Job 16:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ne bwe nnaayogera, era obulumi bwange sibuweere; ne bwe nnaasirika, tebujja kugenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ate bwe njogera, obulumi bwange tebuwona, bwe nsirika era busigalawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde nga njogera, obuyinike bwange tebunnakkakkana: Era ne bwe nsirikirira mpeeraweerako ke nkana wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye okwogera ne bwe njogera obulumi bwange tebukendeera. Era ne bwe nsiriikirira mpeeraweerako kenkana wa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde nga njogera, obuyinike bwange tebunnakkakkana: Era newakubadde nga nzibiikiriza, mpummuzibwa ntya?