Job 16:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyokka kati Katonda ankooyezza. Mikwano gyange gyonna ogirese ttayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mazima ddala, Ayi Katonda, ommazeemu amaanyi; osaanyiririzzaawo ddala ennyumba yange yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda omaliddemu ddala amaanyi, Amaka gange gonna ogasaanyizzaawo!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala, ayi Katonda, ommaze amaanyi, N'abange bonna obasaanyizzaawo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano ankooyezza: N'ekibiina kyange kyonna okizisizza.