Job 17:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo ekiro baakifuula misana; nga bukyali nzikiza ne bagamba nti: ‘Omusana gusembedde’.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bano ekiro bakifuula emisana; mu kizikiza mwennyini mwe bagambira nti, Ekitangaala kinaatera okujja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mikwano gyange bafuusa ekiro okuba emisana, Ekizikiza bwe kikwata bagamba nti bunaatera okutangaala. bwe batyo bwe boogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bannange ekiro bakiyita misana. Ekizikiza bwe kikwata, nti bunaatera okutangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bafuusa ekiro okuba omusana: Omusana guliraana ekizikiza, bwe boogera bwe batyo.