Job 17:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo essuubi lindi ludda wa? Ani anandabira essanyu lyange?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale essuubi lyange liba ludda wa? Ani ayinza okuliraba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale essuubi lyange liri ludda wa? Kye nsuubira ani akiraba?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo essuubi lyange lye liruwa? Kye nsuubira ani akiraba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale essuubi lyange liri ludda wa? N'essuubi lyange aliriraba ani?