Job 17:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu bw'aliroopa banywanyi be yeegabanire ebintu, amaaso g'abaana be galiyimbaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja avumirira mikwano gye olw’empeera alireetera amaaso g’abaana be okuziba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo alyamu banne olukwe afune sente, Abaana be zibasanze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alyamu banne olukwe afune ebyabwe, abaana be zibasanze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo aloopa mikwano gye okuba omuyiggo, Era n'amaaso g'abaana be galiggwaawo.