Job 17:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yanteekawo ng'ekyokwogerwako eri buli muntu, omuntu gwe bafujjira amalusu mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Katonda anfudde ekisekererwa eri buli omu, anfudde buli omu gw’afujjira amalusu mu maaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era anfudde ekisekererwa mu bantu, Era nfuuse gwe bawandira amalusu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nfuuliddwa ekisekererwa abantu, era gwe bawandira amalusu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era anfudde ekigambo eky'obuwemu mu bantu; Era nfuuse ekyenyinyalwa mu lwatu.